Poliisi n'abakulembeze mu Ndeeba bakoze ekikwekweto
Abakulembeze b’ebyalo mu Ndeeba bakedde kukola kikwekweto ku bavubuka bebagamba abasusse okubatigomya nga babasuza ku tebuukye.
Bano bagamba nti obubbi bubadde bususse nnyo ku kitundu kyabwe, gyekigweredde nga abavubuka abawera bakwatiddwa.