Okwetegekera CHAN, ttiimu y’eggwanga uganda eri mu ketereekerero
Nga tiimu ya Uganda Cranes eyabazannyi abazanyira mu liigi y'eggwanga egenda mumaasso n'okwetegekera empaka za CHAN ez'omwaka guno, ensi yonna etunuridde entekateeka y'empaka zino ezigenda okusokera dala mu byafayo by'omuzannyo gw'omupiira okutegekebwa amawanga assatu.Mu mpaka zinno, Uganda yakuzanyira mu kibinja C omuli Guinea, Algeria ne South Africa omuzannyi wa KCCA Usama Arafat kyasubira okuba ekyakasa meme.