Omuwala yeetuze lwa kukola bubi ebya P.7
Omuwala ew’emyaka 14 yeetuze lwakufuna bubonero bwatayagala mu bigezo bya P. 7 ebyafulumiziddwa wiiki ewedde. Okusinziira ku bbaluwa gyeyalese awandiise yategeezeza nga bwakooye okusekererwa naddala abantu abatamwagala. Katubirabe.