OKWETANGIRA EBOLA MU KAMPALA :Waliwo ebiragiro ebiggya ebiyisiddwa
Omumyuka w’omubaka wa pulezident mu masekati ga Kampala Yasin Ndidde aliko ebiragiro ebiggya byafulumiza mu kaweefube w’okulwanyisa okusasaana kwekirwade ki Ebola. Mu kaweefube ono kisaliddwawo nti buli ssemaduuka wateekebwewo awanaabirwa engalo, kko n’okuzaawo enkola eya tonsemberera okwewala okusasaana kwekirwadde singa kituuka mu kampala.