Obutale be'ente bugaddwa e Mubende
Disitulikiti y’e Mubende erangiride nga bwegadde Obutale bw’ente bwona mu disitulikiti eno saako n'oteeka omugalo ku gombolola y’e Kayebe oluvanyuma lw’okuzuulamu ekirwadde kya Kalusu. Obulwade bwasookede mu faamu ya General Katumba Wamala era nga kikasidwa nga bwewaliwo ente emu eyafude buno. Ku nte 10 ezaakebereddwa ekirwadde kino, mukaaga kuzzo zasangiddwa n’ekirwadde kino