OBUMENYI BW'AMATEEKA E GGANDA :Abazigu b'ebijjambiya balumbye ekyalo e Nassere
Abateeberezebwa okuba ab’ebijambiya balumbye e Ganda mu Nansana nebatema abantu kwosa n’okubajjako ensimbi zabwe. Abantu bano abatannaba kutegeerekeka obulumbaganyi buno baabuko baambadde obukookolo era nga abatuuze abamu babatuusizzako obuvune ate abalala nebakuulita n’ebintu byabwe.