OBULAMU :Omusawo alabudde ku bulwadde bwa ulcers
Abasawo batubuulidde nti obulwadde bwa Ulcers mutawaana gwenyini eri obulamu bw’omuntu wadde nga abasinga babutwala nga obw’olusaago. Mu Bulamu olwaleero, tugenda kutunuulira kwolabira nti obulwadde buno butuuse ku ssa erisembayo.