NSABA BUYAMBI: Omukazi avunda ensingo n'oluba (0758-572-579)
Ku kyalo Lugga e Ntenjeru mu Mukono wewali omukazi Margret Muhankusi eyafuna ekirwadde ekimulidde ensingo nga kati kitwaliddemu n’oluba. Lyantandika nga linnyo kyoka bweyagenda mu ddwaliro abasawo n’ebagaana okuligyamu olw’emyaka gye nebamuwa eddagala eriweweeza yaddamu okuwulira nga oluba lufunye ekizimba ekyayabika okukakkana nga kifuuse ebbwa eritagambika. Mukiseera kino agamba talina wadde enkuba enyonyi okugenda mu ddwaliro.