LWAKI FFE TETWAFUNA MIDAALA? E Busia abasuubuzi bakukulumidde bakulembeze baabwe
Abasuubizi e Busia bali mukwemulugunya olw’obutafuna midaala mu katale akapya akazimbibwa. Bano balumiriza abakulembeze baabwe abaagabye emidaala okulya enguzi nebabulankanya emidaala.