KCCA yeddiza obukulembeze bw'akatale ke Wandegeya
Abasuubuzi mu katale ke Wandegeya bakedde kuggala wofiisi z’abakulembeza ababade badukanya akatale kano, obuyinza ne babudiza ekitongole ki KCCA. Bagamba nti abakulembeze ababadewo badibaze akatale kano ne bakatagga, kale baagala KCCA egyire nga etwala obuyinza okutuusa nga bateseteese okulonda okugoberere amateeka