Gavumenti erabudde abakola gw’ebyokunywa byebagamba nti biwonya endwadde ez'enjawulo e
Ekitongole ekikola ku mutindo gw’ebintu, kko n’akakiiko akakola ku by’empuliziganya balabudde kampuni ezikola eby’okunywa ebizaamu amaanyi- biyite Enargye drinks, kko n’abajanjabisa edagala ly’obutonde okukoma okukola obulango obubuzabuza abantu.
Bagamba nti bano bakola obulango obusavuwaza ennyo kko n’okuwudiisa abantu, kyebagamba nti kirna okukoma