ENTIISA E KTANDA -BUKOMANSIMBI:Maama n'omwana bafiridde mu nnyumba
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kayanja mu gombolola y’e Kitanda e Bukomansimbi maama n'omwana bwebasangiddwa mu nyumba nga bafu. Kiteeberezebwa nti ababiri bano bafudde kiziyiro.