ENSI KULABA :Juma avunda okugulu , yeetaga kulongoosebwa (0755-428427/0788-756193)
Mu Ensi Kulaba olwaleero katuwulire emboozi ya Ernest JUMA eyava ku piki n’agwa n’amenyeka egumba ly’omukisambi. Agamba nti mukaseera kano okugulu kuvunda ate nga abasawo baamugamba kwetaaga kulongoosebwa bwekuba kwakuwona. Mukiseera kino okugulu kulina okutemwako bamuwe okwa pulasitaaka naye agamba ensimbi talina.