EMYAKA 5 EGYA AGAFA EYO : Wunno gwe twakulaga nga ebijanjaalo bimwokezza
Peace Tusingwiire musanyufu eri Spark TV n’abalabi baayo olw’okumudduukirira mukiseera kyeyali asinga okwetagiramu obuyambi nga ebijanjaalo bimwokezza ate nga ali lubuto.
Mu kiseera kino yawona bulungi n’azaala n’omwana we oluvannyuma lw’okufuna obuyambi nga kati bonna bali bulungi.