EKIRWADDE KYA EBOOLA: Abaakafa kati baweze basatu
Webukeeredde olwaleero ng’abantu abalala bana bakakasiddwa okuba n’ekirwadde kye Ebola mu disitulikiti y’e Mubende nga kati bawezze abantu Olunaku olwenkya, minisita w’eby’obulamu amakanda wakugasimba e Mubende okusisinkana okulaba butya ekirwadde kino bwekiyinza okwengangibwa.