ABAYIZI E JINJA BAVUDDE MU MBEERA: Bawakanya embeera gyebayisibwamu
Ettendekero lya Uganda Hotel and tourism institute e Jinja ligaddwa oluvanyuma lw’abayizi okwekalakaasa nga bawaganya embeera gyebasomeramu gyebagamba nti tesanyusa n’eby’okwerinda eby’ekibogwe.
Poliisi erabye embeera esusse ogw’omulamuzi kwekuggalawo ettendekero lino.