Abalanga eby'okunywa ebizzaamu amaanyi bateereddwako obukwakkulizo
Emikutu gy’amawulire girabuddwa okwewala okukuba obulango obubuzaabuza abantu naddala obulanga abasawo b’ekinnansi abayibwa ba “Herbalist”. Bano kigambibwa nti bateeka obulango bw’eby’okunywa obutali butuufu ku mpewo obuwabya abantu nti ddagala.