Ebitongole bya gav't byegase okulwanyisa enguzi
Ebitongole bya gav’t eby’enjawulo ebirwanyisa obuli bw’enguzi mu ggwanga bikwataganye okulwanyisa omuze guno.
Munteekateeka eno, waliwo ebintu ebitegekeddwa okukolebwa nga eggwanga lyetegekera okujjaguza olunaku lw’okulwanyisa enguzi nga 9 omwezi ogugya ku kisaawe e Kololo.