ZUNGULU: Wiiki eno esinze kwefugibwa kamyufu ka NRM ak'ebyalo
Wiiki eno esinze kwefugibwa kamyufu ka NRM ak'ebyalo. Kano kaabadde kanyuvu bulala, kubanga kaabaddemu amaziga n'okunyumirwa nga abo abawangudde bakuba gudiigudde, so nga bannaabwe bebamezze babula kulwana.Mu bitundu ebimu abalonzi baabadde bakugoba mu mayumba nebabalunda nga nte okubatuusa ku polling station ate ewalala bebabbye baayogedde oluzungu okubula okulumalayo.Bino n'ebirala mu Zungulu.