Wuuno ow’e Kasese amaze emyaka 49 nga tamanyi kitaawe, amunoonya
Waliwo omukazi w'e Kasese eyeekubidde enduulu ng'ayagala ayambibweko okuzuula kitaawe gwagamba nti munnansi w'eggwanga lya Kenya. Scovia Agamba ng'aweza egyobukulu 49 agamba nti aludde nganoonya Kitaawe ayitibwa John Kimani wabula nga buteerere.