ROBINAH NABBANJA: Abamumanyi bagamba ajja kusobola obuvunaanyizibwa
Okulondebwa kw'omubaka omukyala owa disitulikiti ye Kakumiro Robinna Nabbanja ku bwa Ssaabaminisita bwa Uganda n'egyebuli eno kukyayogeza bangi obwama nga mulimu n'abo abalowooza nti ekifo kino oba olyawo takisobola. Mu mboozi eno ekungaanyziddwa omusasi waffe Jingo Francis tugenda kukubuulira gyenvudde wa Nabbanja n'ebyazze akola ebiyinza okuba nga bye byavuddeko omukulembeze w'eggwanga okumugonnomolako ekifo kino.