Owa poliisi agobeddwa lwa ttamiiro
SGT Sam Omara owa poliisi akolera e Mityana ennaku zino ayiting’ana ku social media nga atamidde bizibu, kkooti ya poliisi ekwsisa empisa eragidde agobwe mu poliisi mbagirawo lwa kuswaza kitiibwa Poliisi ng’ekitongole. Omara ono alina ennaku 14 zokka okujulira ku kibonerezo kino.