OMUJJUZO MU MASOMERO: Ery’ababundabunda e kiryandongo lirina abaana 3868
Mu mboozi zaffe ezikwatagana ku mbeera mu nkambi y'abanoonyo bobuuddamu e Kiryandongo, olwaleero tugenda kutunuulira omujjuzo oguli mu ssomero lya Chanrom Primary school, kyokka nga abasomesa batono ddala bwogeraageranya ne nnamba eno.