OKWONGEZA EMISAALA GY’ABASOMESA : Ababaka baagala gav’t eyanjule embalirira ey’ennyongereza
Ababaka ba palamenti baagala minisitule y'ebyensimbi mangu ddala eyanjule embalirira eyenyongereza eri palamenti okusobola okwongeza omusaala abasomesa b'amasomesa amasomo agatali ga Art abali mu kwekalakasa.Ababaka awagira akeediimo k'abasomesa bagamba nti gavumenti yakola kikyamu okwongeza abasomesa ba Sciences boka omusaala.