OKUZANNYISA’ BBOMU: E Koboko omwana omu afudde, 5 bali ku ndiri
Omwana omu y'akakasiddwa okuba ng'afudde n'abalala bataano nebasigala n'ebisago oluvanyuma lw'ekyuuma ky'ebabade bazanya nakyo nga tebamanyi nti bomu okutulika.
Bino by'abade ku kyalo Lipa mu waadi eya Mengo mu disitulikiti ey'e Koboko.