OKUWENJA AKALULU: Waliwo aboogedde lwaki tebakozesa mikutu gy’amawulire
Mw’awulira nga bagamba nti mu kunoonya akalulu ka luno, mu mbeera ejjudde covid-19, bannabyabufuzi bajja kukozesa emikutu gy’empuliziganya naye ebiriwo byonna, biraga nti bannabyabufuzi tebettanidde nnyo nteekateeka eno. Bakuyega balonzi nju ku nju? Bakuba nkung’aana? Kya buseere okukozesa emikutu? Ogenda kuwulira abamu ku bbbye bazzeemu kino n’amagezi ab’ekitongole ki Uganda Communication Commission ge kiwadde