OKUTAASA OBUTONDE BW’ENSI : E ntebe ababadde bayiwa ettaka mu nnyanja bayimiriziddwa
Abe’kitongole ekirwanira obutonde bwe’ensi ki NEMA besamudde okuwa olukusa eri abantu abatandise okuyiwa ettaka mu nnyanja Nalubale mu bitundu bye Manyango e Ntebbe .
Nema egamba yali yawa abantu abamu license okukolera kulubalama lw’enyanja kyoka okuva lwe yaboga nga zagwako yagana okuziza obujja era kati bakozesa lukujjju kujju Okuva olunaku olwe’egulo waliwo obutambi obubadde buyitingana nga ab’entebbe bemulugunya olwabayiwa ettaka mu nnyanja.