OKULONDA SIPIIKA: Engeri ab’oludda oluvuganya gye balonze
Ab'oluda oluvuganya mu parlamenti ya Uganda bakirizza ebivudde mu kulonda sipiika wa palamenti okubaddewo olwaleero Asuman Basalirwa bano gwe basimbyewo avuddeyo n'obululu 66 ku kifo kya sipiika wa palamenti so nga munne Okot P'Bitek avuddeyo n'obululu 82 Bano bagamba nti bakoze bulungi okusinga bwegwali mu kulonda okwaggwa