Okugatta omutindo ku kasasiro: Ab’e Dundu bafunye musigansimbi
Abatuuze b'e Dundu e Mukono bagamba nti batandise okulowooza ku ky'okukkirizza ekitongotole ki KCCA okuyiwa kasasiro mu ttaka lye yagula mu kitundu kino, bwe bakitegedde nti waliwo musiga nsimbi ayagala okumukolamu amasanyalaze. Tukitegedde nti musiga nsimbi RIC Energy amaze okuyita mu mitendera gyonna era nga mwetegefu okusiga obukadde bwa dolla 200 mu kulongoosa kasasiro ono. Kyoka abatuuze bagamba nti buli kibasuubiziddwa kisooke kitekebwe mu buwandii