OBUTUJJU MU UGANDA: Buubuno obulumbaganyi obuzze bubaawo
Ng'ogyeko obutujju obwaliwo mu mwaka gwa 2010 obwafiiramu abantu abasoba mu 70 e Kyadondo rugby Grounds ne Ethiopian Village e Kabalagala obwakyaka ennyo, Uganda ezze efuna obulumbaganyi obwenjawulo. Omusasi waffe aliko byakungaanyizza.