LIIGI YA BUNGEREZA: Etandika leero, abawagizi boogedde bya basuubira
Liigi ya Bungereza eddamu okutojjera ekiro kya leera nga Arsenal yeeggulawo ne Crystal Palace. Abawagizi bawadde endowooza zaabwe ku ani gwe basuubira okuwangula ekikopo kya sizoni eno.