ESSAZA LYA KASANA-LUWERO: Liwezezza emyaka 25, liriko by’erisabye gav’t
Ab'essaza lye Kasana Luwero basabye gavumenti eyongere amaanyi mu mpeereza yaayo eri abantu mu kitundu kino ekyagiyamba okujja mu buyinza. Leero bibadde bijaguzo eby'emyaka 25 bukya lino litandikawo. Ssabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala His Grace Paul Ssemogerere y’abadde yakulembeddemu missa y'okwebaza