ENTIISA E MPIGI: Omukuumu atemyeteemye omwana w’omukulu w’essomero
Omukuumi w'essomero akakkanye ku mwana w'omukulu w'essomero namutematema omulambo naguteeka mu kakutiya naguggalira mu nnyumba mwabadde asula oluvannyuma namalamu omusubi.Bino bibadde kukyalo Buwungu mu Ggombolola ye Buwama mu disitulikiti ye Mpigi.