ENKYUKAKYUKA MU SSEMATTEEKA W’ABASIRAMU: Ekisanja kya mufti kati kya myaka kkumi
Mufti wa Uganda Shekh Shaban Mubajje akiriziddwa okweyogerayo n'ekisanja kye nga akulembera nga Mufti wa uganda okutusa lwekinagwako mu 2025. Kino kiddiridde ttabamiruka w'abasiraamu akulungudde enaku essatu ku muzigiti e Kampala mukadde nga bakola enoongosereza mu ssematteeka. Mu nnoongosereza ezaayisiddwa Mufti wakufuga ekisanja kyamyaka kumi