ENKOZESA Y’OLUGUUDO: Abagoba ba mmotoka bongedde okusiiwuuka empisa
Abatunuulizi b'entambula y'okunguudo basabye wabeewo ekikolebwa okukendeeza okunyomoola amateeka g'okunguudo agasusse mu ggwanga. Kiddiridde obubenje okweyongera mu ggwanga ekiviiriddeko abantu bangi okufa. Tubaddeko ku nguudo ezenjawulo era mu mboozi eno tukulaze abasinga okumenya amateeka g'okunguudo.