EMBEERA Y’EBYENFUNA MU GGWANGA: Abakugu bakubaganye empawa ku bigambo bya Museveni
Abalondoola eby'enfuna bagamba nti Museveni okukekereza kwayogerako nge'ddagala ly'ebeeyi y'ebintu eyekanamye kulina kutandikira mu makaage wamu ne gavumenti gyakulembera.Bano bagamba nti ensimbi enyingi mu gavumenti ezikozesebwa ku bintu ebyokwejalabye so nga zino zikamulwa mu bbana uganda okuva mu misolo.