EKIRWADDE KYA NALUBIRI: Abazadde batabuddwa olw’obujjanjabi obw’obuseere
Abazadde abalina abaana abalwadde bannalubiri beekubidde enduulu olwa bbeeyi y'obujjanjabi eyeekanamye. Kati baagala gavumenti eveeyo ekeendeeze ku bikozesebwa okujjanjaba abaana ekika kino.