EKIFO KY’OMUBAKA WA OMORO: Aba famire ya Oulanyah baliko be basonzeeko olunywe
Famire ya Jacob Oulanyah abadde Sipiika wa Palamenti egamba nti erina abantu babiri abetegefu okwesimbawo ku kifo ky'omubaka wa Omoro County singa aba famire balondako omu okuvuganya ku kifo ky’obubaka bwa Palamenti obwekitundu kino. Famire yakutuula erondeko erinnya limu. Kyokka Ssentebe wa disitulikiti y’Omoro agamba nti omuntu agenda okudda mu kifo ky’Oulanyah ajja kusanga okusomoozebwa kwamaanyi