EDDAGALA ERIGEMA COVID-19: Waliwo erituuka ku lwokusatu
Akulira ekibiina ekitaba abasawo Dr. Richard Idro y’ategeezezza nti eddagala erigema ekirwadde ki COVID-19 lyaweddewo. Olwaleero abakulu mu minisitule y'ebyobulamu batubuulidde ku ddagala eddala erigenda okutuuka wiiki eno.