EBIZIBU MU BASKETBALL: Teri liigi mwaka guno
Ekibiina ekifuga omuzannyo gwa basketball mu ggwanga ki Federation of Uganda Basketball Associations FUBA kikakasiza nit sibakubera na liigi y’eggwanga omwaka guno ouvanyuma lw’obutaweza muwendo gwa ttimu gwetagisa kwetaba mu liigi mu kuwandiisa ttimu okwakomekerezeddwa ku balaza ya sabiiti eno. Bano bagamba nti ttimu zabasajja taano nezabakazi biri zoka zezasobodde okwewandiisa.