AMAZIGA N’OKUTABULWA; Wuuno omwana alina akawuka eyasobezebwako
Wakati mu naku , amaziga n'okusoberwa tukuleetedde emboozi y'omwana ow’emyaka 16 eyazaalibwa nakawuka ka mukenenye , kyokka ate mu kiseera kino eky’omuggalo nga abayizi bali waka nasobezebwako mukwano gwa maama we namufunyisa olubuto. Ono kyasaba abalwanyisa mukenenya ne Gavumenti kwekulwanyisa omuze gw'abasosola abantu abalinga ye.