AMATABA MU BITUNDU EBY’ENJAWULO: Abakugu bagamba gakweyongera singa obutonde tebukuumibwa
Abalwanira obutonde bw'ensi balabudde nti amataba gaakugenda mu maaso n'okukosa abantu ssinga embeera tekyuka naddala mu kukuuma obutonde bw'ensi.
Bano abagamba akazito kaamanyi akateereddwa ku ttaka olw’abantu abeyongera obungi kyokka nga ettaka lyo teryeyongerako kyokka bwekituuse mu bitundu bya bugisu olwo negujabagira kubanga ettaka eliri mu nsozi lyelisinga obujjimu.,
Gavumenti eweereddwa amagezi okunnyikiza eky’okuzaawo entobazzi ezonooneddwa. #