AHMED SSEGUYA: Ahmed Sseguya , famire yeetemyemu ku buyambi
Waliwo ab'enju y'omugezi Maj. Ahmed Sseguya eyasookera ddala ku buduumizi bwa NRA nga bakyali mu nsiko abavuddeyo okukkukuluma nga bwebatayambiddwa wadde nga basuubizibwa bingi.
Kyoka waliwo aba famire abaanukudde nga bagamba nti bano benoonyeza byabwe kubanga ebintu byona gavumenti byeyasuubiza yabituukiriza dda.