ABAAFIIRWA ABANTU E MASAKA: Wabaddewo okusaba okw’enjawulo
Omusumba w'essaza lye Masaka Serverus Jjumba akulembedde okusabira abagenzi abafiridde mu ttemu ly'ebijambiya mu kitundu kye Masaka. Ngogyeeko okusabira abakole ebikolwa bino bakyuuke, omusumba Jjumba yebaziza ebitongole ebikuuma ddembe okugezaako okuzza embeera munteeko.