Aba Plan Uganda bazimbye eddwaliro ly’abaana e Kamuli
Amyuka Ssaabamisita asooka era Minisita w'ensonga za East Africa aguddewo eddwaliro ly'abaana e Kamuli nga limazewo obukadde. Kadaga ayogedde ku ky'okusuumusa eddwaliro lye Kamuli lino.Aba Plan International beebawomye omutwe mu ntekateeka eno.