Tuesday December 3, 2019
Poliisi e Mayuge eriko abajaasi ba UPDF beekutte nga eteeberezebwa okuba nga balina kyebamanyi ku kuttibwa kwa munaabwe Corporal Joel Chekut.Ono omulambo gwe gwasangiddwa okumpi n’oluguudo lw’eggaali y’omukka mu tawuni kanso y’e Magamaga.
Omulambo gw’omusajja eyagudde mu Lubigi gukyabuze
Poliisi eggumiza abatuuze ku Baita Ababiri abalumbiddwa ababbi
Obwa Kyabazinga butandise okusomesa abantu ku nnima ey’omulembe
Eby’entambula bisanyaladde ku luguudo okuva e Kaliro okudda e Namutumba
Gavt ettaddewo obuwumbi 20 okuddukirira abakoseddwa amataba
Aba kampuni za Ruparelia baddukiridde amasomero mu Ghetto
Omukazi abye omwana akwatiddwa e Jinja
Poliisi eyigga omutemu eyatemyetemye abantu bana e Nakasongola
Abatuuze e Ndejje beegulidde ekyuuma ekirongoosa abalwadde
Kiggala ayanjudde munne e Kawempe
Abaliko obulemu baddukiriddwa nebikozesebwa mu Wakiso
Abaliko obulemu bakubiriziddwa obutetulako e Nakawa
YIGA OKUYIIYA: Leanah Ayebale akola 'Paper bag'
Gav't ekubirizza abantu okusimba emiti okukuuma ettaka
NTV esitukiddemu okulwanyisa obubenje ku nguddo
Abalimi b'e Iganga bafunye tulakita ezirima 2
Omuvubuka asangiddwa afudde mu mwala e Jinja
OKULWANYISA OKUKABASANYA ABAKAZI: Mu Kampala ebifo eby'obulabe binokoddwayo
Abayera enguddo baagala KCCA ebasasule emyezi 3 gyebabanja
E Jinja omukuumi asse omwana wa yunivasite