ABATUFERA BASUSSE: Abakyala b'e Kira beekubidde enduulu
Ebibiina by'abakazi mu gombolola y'e Kira mu Wakiso bagamba nti abafere abagamba nti bakozi ba gav’t abasusse okugenda gyebali nebatwala ssente zaabwe nga babagambye nga bwebagenda okubawa ssente za gav’t ez’okwekulaakulanya.
Bino babyogeredde ku mwoleso gwebanaddeko nga boolese byebakola ku kanisa e Kitukutwe
Latest Spark News
E Nansana abakyala bafunye enkoko okwekulakulanya
Emirambo 20 gyegyakazuulwa e Budduda
Abasuubuzi e Kyengera bakubye ssentebe waabwe lwa ssente
KCCA esuubizza okwongera ku muwendo gwa kaabuyonjo ez’olukale