Waliwo abantu abalumiziddwa nebaddusibwa mu ddwaliro nga kigambibwa nti waliwo omusajja apakuddewo mmotoka ya buyonjo wali mu ppaaka ya bbaasi mu Kisenyi, mu Kampala.
Kyoka waliwo okukubagana empawa kubanga Nannyini motoka ategezezza nga motoka ye bwebadde ebiddwa.Kati Poliisi eri mu kunoonyereza okuzuula ekituufu