Poliisi mu Kampala etubidde n’abaana bana abatamanyiddwako baabwe
Poliisi mu Kampala etubidde n’abaana bana abatamanyiddwako baabwe nga yabalonda mu bifo eby'enjawulo nga kyokka kubonna mpaawo amannyi bimukwatako . Bana bonna batankana ebibakwatako okuli n’amannya ga bazadde baabwe ne gyebabeera. Amyuka Omwogezi wa Poliisi mu Kampala Luke Owoyesigyire ayagala abazadde abaabulwako abaana babwe okubatuukirira.