Eza inter-schools derby: Ez’okulondamu abanaayingira ez’abamusaayi muto ziwedde
Empaka z’amasomero ezimannyiddwa nga Inter Schools Derby zikomekerezeddwa olw’aleero era nga amasomero agasoba mũ makumi 20 geegetabye mũ muzannyo gw’okubaka wamu n’omupiira e Namasuba. Empaka zino zitegekebwa okusobola okuzuula ebitone byababazanyi abasobola okuyingira ttiimu zeggwanga ez'abamusaayi muto.